Romans 2:25-27

25 aOkukomolebwa kugasiza ddala bw’okwata amateeka, naye bw’otagatuukiriza tewaba njawulo wakati wo n’atali mukomole. 26 bKale obanga atali mukomole akwata amateeka, talibalibwa ng’eyakomolebwa? 27 cNoolwekyo ataakomolebwa mu buzaaliranwa naye ng’akuuma amateeka, alikusaliza omusango gwe alina amateeka amawandiike n’otagatuukiriza ate nga wakomolebwa.

Copyright information for LugEEEE